Free DownloadAmazaalibwa ga Nabbi
Amazaalibwa ga Nabbi MahadSunnah Ngamba nti okukuza amazaalibwa ga Nabbi tekimanyiddwa bakulembela abatuukirivu, ebyo ba Khalifa abalung'amibwa obulungi bye baakola, wadde ne ba Swahaaba, wadde abo abaabagoberera mu mutima omulungi, wadde ba Imam b'Abasiraamu oluvannyuma lwabwe. Wano tubuuza nti: Tusinga okussa ekitiibwa eri Omubaka, emikisa n'emirembe bibeere ku yye, okusinga abantu bano? Muddemu abange, nedda.…

